I Am God and this is My Land (Luganda/English)
Nze Katonda era lino takka lyange!
Waliwo akozesa ebiragalagala nankinku mu Swiidi mu myaka nga annna emabega. Olunaku lumu ku lwesonga emanyikiddwa oluvanyuma ngennyonyi yakatuuka yakiririra amaddaala okuva mu nnyonyi, ekiseera kyekimu okigere kye lwe kyatuuka mu Yisirayiri n’awulira edoboozi eri mugamba: Nze Katonda era lino takka lyange.
Yawulira era yakwatibwa ko ebigambo bino ng’awulira okubeera wo kwa Katonda. Mu Yisirayiri era munaku ntono nnyo yafuna Yesu ate Kate abyali mu biragala, wabula kati yabireka agobererere Yesu.
Mwanyinaze gyenabeera mu ma’mbuka ga Swiidi lumu yagamba; Nga sinaba kugenda mu Yisirayi ndowooza nti Yisirayi yali okusinga eri ku diini, ekitegeeza okutaliiko makulu ga mwoyo.
Wabula bwenali mu Yisirayi nawulira nga waliwo ekyenjawulo kulino egwanga.
Kyensobola okugamba kyoka Amiina. Naliyo mu 2001 ngasimba kulokoka era n’otubatizibwa mu mwayo omutukuvu,era kyali kyeyagaza okulaba egwanga lino era nali mwagazi wa Yisirayiri newakubadde siwilira kintu kyona kyanjawulo.
Naye bwenagya mu Yisirayi mu 2017, ng’omulokole mu Yesu Krisitu kyali kyassanyu okulaba Yisirayi abakiriza mu Krisitu kyali kyassanyu okulaba Yisirayiri abakiriza mu krisitu bagiyita etakka etukuvu.
Okusooka twagenda mu mambuka ga Yisirayiri netutambula ku nnyanja ye Galilaaya enkadde nendowoozamu: kirabika kabaka Yesu yayimirako wano, mweno yekaalo. Bweyasoma ebigambo by’omutume Yizaya ku by’okugya kwo’mununuzi owo omwoyo wa mukama ali kunze kyali kya ssanyu.
Awo netugenda mu baasi mpaka mu Yerusalema nga tunatera okutuuka mu kibuga nga mulimu mwoyo wa mukama mu kibuga.
Naye era abantu abamu bagya kugamba: yisirayiri bweba nga nsi nungi era ng’esibiriza kigya kitya okuba ng’abantu bangi baakowa era tebaagala Yisirayiri?
Ndi mutamivu nti ensonga ereeta wo entalo mu Yisirayi,Palesitayini nensi y aba W’Arabu nyo mu mazima okusingira ddala ensi yona,eri mulutalo lwa mwoyo. Nyinza okuwa ensonga nnyinji lwaki kiri bwekiti, naye nja kubawa ensonga emu.
Kumpi buli musiramu gwemanyi tayagala Yisirayiri era baagala kugisaanya wo sigubasalira, Wabula njogera mazima.
Wabula Bayisiramu bangi bafunye Yesu Krisitu mu mitima gyabwe, batandika okwagala Yisirayiri. Nkirabidde gyembeera mu mambuka ga Swiidi, era many inti abakiriza mu krisitu mu Pakisitani baagala Yisirayiri. Oyinza otya okunyonyola ekibaddewo mu mitima gyabwe?
Yesu akyusiza emitima gyabwe! Corrie Teen Boom, eyakweka aba Yudaaya okuva eri aba Nazi,lumu yagamba: Tekisoboka kwagala katonda notayagala Ba Yudaaya.
Igamba Amiina era njagala kwongera ko: obutayagala Yisirayiri. Yesu yagamba: Yona (8:42) katonda bwaba nga yekitawo, wandi bade n’omukwano gwange kuba nze oli kumpi ne katonda. Bwetuba nga tulina Katonda nga kitafe tugya kutandika okwagala Yesu era nabuli krisitu ekyatondebwa Katonda, naddala naabo abali eri Katonda.
Kubanga bwoba oyagala Yesu Amanso go agomwoyo gasumululwa, era dala buli kimu na buli omu n’amaaso omanya agya kutandika okwagala abantu bona, Aba Hindu, na Bayisiramu naddala agya kwagala ebakiriza ba Yesu Krisitu na ba Yuda na ba Yisirayiri.
Ogya kulaba obulungi okusasira, okusinza okuyita okwa wanguluYesu katonda kwawadde abba Yuda, era ogya kweyagaa kukwo.
Tewagya kubeera wa bugya mu mutima gwo, kubanga ogya kutegeera nti byona byatusasira. Era omugoberezi Pawulo agamba nti tuli ba mubiri bwekibonabona n’ebitundu ebirara bigya kubonabona nakyo,(kobera), ebitundu ebirala bigya kusanyuka nakyo. Tewali kifo kya nsaalwa mu mitima gyafe.
Era nzikiriza nti kibi, obukambwe mu mitima gyafe eri katonda, nensaalwa nsonga nene kubukyayi eri Yisirayiri. Nzijukira mu bulamu bwange obukadde bwenasisinkana abakiriza mu Yesu Krisitu ne bagamba: kyewunyisa okubeera omwana wa Katonda! Kyewunyisiza ddala okusonyiyibwa! Nali munyivu, nendowooza mu mutima gwange : Bayiza batya okwenyumya n’obuamanya okugamba nti batondebwa Katonda n’abaana be! Bayinza batya okugamba amangu ago nti basonyiyiddwa?
Naye ensonga yali nswaala n’akwenyumya mu mutima gwange kubanga nalaba ekisa kyabwe, ekisa n’okukiriza mu Katonda awo nebasalilwako, Awo neneyawula kubanga mu Yesu krisitu buli omu mulonde! Buli muntu sekinomu asobola okuba omwana wa Katonda, buli omu asobola okutwala ekitundu ku bisuubiza ebyewunyisa, okusasira n’omukisa katonda kwawadde aba Yisirayiri.
Kabanga omugoberezi Pawulo agamba: Nti obudde obwo wali tolina Krisitu, nga muli biwemeneku okuva mubyentum bya Yisirayiri era abigwira okuva mu ndagaano ze bisubiizo, nga tolina ssuubi tolina Katonda munsi. 13 Naye kati mu Krisitu Yesu gwe eyaliko ewala oletedwa kumpi n’omusaayi gwa krisitu.
Bantu bangi bawulira nga balina kyebalaba aba Yisirayiri nabagoberezi ba Yesu kyebalina era beyisa n’obusungu nenswalwa.
Naye ela waliwo ensaalwa embi ate ensaalwa enungi okuyingira mu mutima gwo munda. Nzijukira bwenagya mu kanisa eyitibwa Saint Clara bwenatandika okunonya Yesu Krisitu nalaba ebyo. Kyebaali bawereddwa, era waliwo okunonya nokwagala mu mutima gwange okuwebwa ekintu kyekimu nga kyebali balina.
Nzijikira ddala amakya ga sande emu ng’ekanisa tenatandika era abantu baali bayimiridde mu kanisa Bnjwa mu bifuba era nga benywegera, nga ebyenyi byabwe bitukula era nga bimyasa ngamusana.
Era nga Yesu bweyagamba mu Matayo? Ebyenyi ebyali bijude esanyu n’okwagala n’eddembe n’okusinza kwa mukama twali mu byenyi byabwo.
Nzijukira okulowoza:Konrad wano beyagala njagala abantu bano kyebalina.
Buli omu asobola okubeera omwana wa katonda. Buli omu asobola okubeera omu ku Yisirayiri era nawebwa ebisuubizo byebimu Katonda byawadde Yisrayiri kyewunyisa naye kituufu!
Kiri mu kutuuka wa lero mu Yisirayirileero kiri nti mukama katonda ,nyo ow’ekisa era ajudde okusasira namazima, ali mukutukiriza ekisuuti, zo, kye eriYibulayimu Katonda yasuubiza Yibulayimu mu ntandikwa era nkuwa gwe nabagoberezibo oluvanyuma gwe mutuka mooti omugwira,etaka lyona erya Kanaani, ng’obwananyini obutagwawo: era nja kubeera Katonda wabwe.
Era mu ba tume nga Yisaya ne Yeremaya katonda yagamba: Agya kuleeka won ekipande ku nsi mawanga gona era nja kutegeka Yisirayiri, era ntujjanye ebyosasa bya Yuda okuva musoda nnya eze nsi. Nzikiriza nti Yisirayiri kyekipande kye nsi zona,era leero akumwe ekisuubiza kye ekyomuwendo.
Waliwo okubgula mu 1880 okwagamba nti Abayudaaya buli ddayo munsi yaabwe. Nti wali beera wo ensi ya Yudaaya era nti aba Yisirayi Yerusalemu enyinza oba amakati gensi kwetadde esira amakati gensi kwetadde esira kumpi buli omu yaseka, nabakiriza mu krisitu, nebagamba tekisoboka. Amayaka 150 emabega kumpi tewali mu Yudaaya yali abeera ebiseera ebyo gyebayita Palestine, era kaali katundu akamanyiddwa mu bwakabaka bwa buluti era okugamba nti eyinza osuba ensi yabayudaaya era ensi kwetunudde,kiba nga kyekana okugamba nti Bysto akaalo akatini gyembera, okuba ensibuko ya Swiidi ne Bulaaya kyalabika ekitasoboka.
Naye katonda waffe, Mukama katonda omuyiza wabuli kintu,Ye katonda era ayagala okola ebitasoboka. Mu lu Swayiri ogamba Jesu Anaweza,Yesu asobola leero,kulwe kisa kya Yesu krisitu waliwo ekitundu kya ba Yudaaya ekiyitibwa Yisirayiri aba Yudaaya okuva mu nsi yona bakeetorora nnyo nnyo era emikutu migala bantu kwegitadde esra kubanga amangu ddala nga waliwo ekituse mu Yisirayiri, gwe mutwe omukulu mu mawulire. Era kulwe kisa kya Yesu krisitu ng’okyamagero Yisirayiri tewanguddwa nga yetoloddwa ensi enkambwe ezilayidde okusanyawo Yisirayiri, naye katonda alwanidde Yisirayiri era agitaasiza.
Mwannyoko mu byoko yaggamba ku mu Yudaaya omu Swiidi eyataasibwa mu lugendo olugenda mu Yisirayiri, era lunaku lumu lugendo olugenda mu Yisirayiri: era lunaku lumu akabondo kabalambuzi ke kaali kasaba lusinge ky’obugwanjuba okuva musinzizo ekadde, bweyadda mu woteeri mukama yagamba
Dayo ku kasozi kensinzizo osabe ku kisenge ekitukuvu, yalaba okulabikirwa kwa Yerusalemu ne Yisirayiri, nalaba omukono omunene ogwamanyi nga guwumudde ku kibuga kya Yerusalema ne Yisirayiri.
Katonda kyakoze mu Yisirayiri kyewunyisa.Psalms 121 agamba oyo akuma Yisirayiri tagya kuwumula oba okwebakakwolwo byeyiseemu Yisirayiriekyali ku map. Era Katonda agiwadde mu bugaga. Basomesa bangi aba Bayibuli mu bagamba nti munaku ezisemba, yisirayiri egya kuba yetolodwa balabe baaya,era amagye ga Yisirayiri gagya kuba matono nnyo okusinzira ku mulabe era tewali nsi nemu egya kuba nga yetaaga okuyamba.Yisirayiri tekyalina ssubi,ku lw’aba abatunula n’amaaso gaabwe ng’obuntu bagya kukabira omununuzi omusuubize, era mukama Yesu krisitu agya kukomawo okuva mu ggulu okuwangula abalabe baabwe bona.
Era nzikiriza nti ekiganbo kimatiza nti, okugeza omutume zakaliga agamba: awo mukama agyakugenda mu maaso alwanyise ensi zonna era nga balwana ku lunaku lwo lutalo. Mu lunaku olwo ekigere kye kigya kuyimirira ku lusozi lwa Olives: ( Zakaliya 14:3)
Nzikiriza kikwata ku kugya kwa Yesu krisitu era Yisirayiri kekabonero akamanyinti kutuuse mu Africa myaka ebiri embabega mu lugendo lwekigambo, mukama yayogera eri mwanyoko Liliane nagamba: Mpulira enswanziro. Beera mwetegevuokugya mu,ggulu ntusisikane.
Mu Matayo esuula 24 abagoberezi babuuza mukama: kabonero ki ako kugya ko? Manya Yesu kyagamba oluvannyuma lwa byona. Tewaba waakulimba oluvannyuma lwa byona. Towaba waakulimba! Awo Yesu
Awo Yesu nayogera kububonero bwokugya, nga musisi,olugambo lwentalo, nsi ku nsi, naye mukama agamba OKUSINGIRA DDALA tu kikwata ku nkyuka y’omwoyo ng’akabonero akanene kakugya kwe. Ba
nabbi n’abatume abobulimba bagya kutumuka, kukola obubonera obwamanyi n’ebyewunyisa okulimba n’abagoberezi abatuutu mu Yesu Krisitu.awo no jukira nti kano kekasera okokukyuka mu mwoyo.
Yesu yagamba: Nze kitangala kyensi, oyo angoberera agya kutambula mu kizikiza naye nga alina ekitangaala ky’obulamu (Yona 8:12)
Era mu matayo Yesu yagamba: Yegwe kitangala kyensi, ekibuga ku kasozi tekisobola kukwekebwa. Era tebakuma taala ne bagiteeka mu kisero wabula kugiteeka ku liyimiiira ko etaala,era nemulisa ku bali munnyumba bona.
Bwendaba abantu abagaala era abakolera Mukama Yesu krisitu,ng’abasajja ba Katonda abamanyi nga D avid Wilkerson oba Carter Conlon okuva mu USA, ndaba ekitangaala n’okusinza ku byenyi,waliwo ekitangaala, okweyagala eddembe n’okwagala era ndetebwa jebali nga njagala bagwa mu bifuba,naye okubeera wo kwa Yesu krisitu omutukuvu tuyinza okunemesa kulwo kutya kwa katonda mu nze.
Leero waliwo abantu abalala banabbi abamanyi nabatume, naddala mu USA, era bakola ebyewunyo nobubonero obwanyi,baleeta abalokole bangi abajudde omwoyo gwa Yesu Krisitu mu kanisa zaabwe nokusomesa, b’amanyi era basinzibwa mu nsi yona. Naye bwendabba ebyenyi byabwe n’amaaso, tewali kitangaala wadde, tewali kusinza kwa Katonda, kwesiima n’akwagala mu maaso gaabwe. Wabula ndaba kizikiza, mu maaso gaabwe. Wabula ndaba kizikiza, era bwo bwembalaba sisikirizibwa wabula njagala kutambula ludda lulala.
Ate bwempulira nga basomesa nsobola okukitegeera bulungi nti ekigambo sikyekimu ng’omutume Pawulo kyeyasoma. Kituufu basomesa engiri zezimu, naye tebasoma kigambo kya Katonda mu bujuvu bwakyo naye wabula ebyo ebiwagira ensomesa yabwe empya n’okufuna mu kwabwe.
Njogera era nkyayogera kino mukwagala era nokunyolwa, ndabye abakiriza bangi mu krisitu ababatizibwa mu mwoyo omutkuvu n’amaaso agaali lumu gajudde okwagala nokwesiima, naye oluvanyuma lwekuwulira okuva eri abatume abakyamu ng’omutume Paulo weyandi bayise abekizikiza. Nkugamba nti abasumba bangi leero kino kyaddala. Tolimbibwa, abatume bagamba bwebatyo ne Yesu naye mu kaseera nganatera okudda.
Bwoba otegeera oyo gwenjogera ko leero, webaze Yesu olwa leero, webaze Yesu bambi kulwekyo kubanga o’weleddwa ekiyinza okutaaso omwoyo gwo n’obulamu mpozi nabalala nabo,bwabaku wuliriza. Naye bwoba totegedde bambi omuti gulina ebikoola leero. Yesu ali kunzigii.
Kukomekerero,kigya kufaana kitya nga Yesu akomyewo? Tewerabira nti Byabuli egamba nti aba krisitu babir baligya oluvannyuma. Yesu krisitu n’omukyamu era omutume Pawulo akozesa ebigambo byebimu. Tolimbibwa.
Nzikiriza nti bantu bangi naabo abalokole nabajudde omwoyo balimbibwa dda kubanga okukiriza kutuno nnyo leero.
Nina ekyo kyempiya eteeka lyekamunye era nzikiriza kyamakulu gyoli. Njagala nyo ebiyonyi naddala kamunye kubanga byamanyi nyo. Bwetambula mu kasana ka mambuka ga Swiidi ebiseera ebisinga ndaba ekyefananyiriza kamunye, nenebuuza eno kamunye. Naye kamunye bwegya ngebuuka omanyirawo tewali kubuuze.
Eyekimu mu kugya kwa Yesu krisitu. Akaseera bwe kagya akokubonabona munsi newabayo avaayo n’obubonero bwebyewunnyo namannyi genjawulo noyatuula okuba katonda era nga agamba ye krisitu akomye wo nofuna akabuuzo mu mutima gwo ono Yesu? Awo osobola okugamba nti: Si Yesu krisitu!
Kubanga Yesu krusitu bwakomawo mukadde kano, ava mu ggulu si kunsi. Malayika mpitirivu nnyo okuva ggulu, era Yesu mukenyini agya kigya avugga okuva oluvanyuba nobungwanjuba, tewali muntu nomu agya kuwakana kabbe muyisiramu,buli omu agya kufukamira ng’asinza Yesu krisitu. Halleluya.
Katonda yagamba nti: nze katonda era lino takka lyange. Tewali muntu asobola okukyusa nti katonda mwali mu Yisirayiri nti taka lye. Era katonda yagamba mwanyina Liliane: Mpulira enswagiro. Beera mwetegefu. Tewali muntu asobola kukyusa nti Yesu anatera okudda gwasalawo oludda gyogwa: Olwa Yesu oba olutali lwa Yesu. Tewali kirara ye oba nedda.
Londa ko leero okugamba iye oba nedda eri Yesu, mutwale nga mukama wo nomununzi obeere mwetegefu okubera ku ggulu, beera mwetegefu. Amiina!
Recent Comments